Embuto wakati wa sabiti 10-11 zisobola okujibwaamu obulungi nobuweke bwokujamu olubuto. Naye waliwo ebintu ebyenjawulo ebyokusooka okukolako
Embuto wakati wa sabiti 10-11 zisobola okujibwaamu obulungi nobuweke bwokujamu olubuto. Naye waliwo ebintu ebyenjawulo ebyokusooka okukolako
Okujamu embuto nga zikyali nto kiba nobulabe butono. Obulabe bweyongera nga olubuto lukuze. Ekipande wansi kilaga engeri obulabe obwamanyi gyebweyongera okusinzira Ku kiseera kyolubuto. Yadde obulabe bweyongera mu mbuto ezikuze okujamu olubuto ku sabiti 11 kikyabalibwa nga ekitalina mutawana.
Obuwanvu bwolubuto
% bwabakyaala abetaaga obujanjabi obulala.
Akabonero: https://www.womenonweb.org/
Okujamu embuto mu dwaliro kuletera abakazi okukulukuta. Okulukuta kuno kusobola okubeera okunene okusinga okwa piliyodi ezabulijjo era kuyinza okuberamu ebitole. Kisoboka eri abakazi abalina embuto eziri wakati wa sabiti 10-11 okulaba ekintu ekisobola okutegelekeka oba ekilabika nga tissu. Kino kyabulijjo era tekikutiisa. Nga piliyodi ezamanyi osobola okufulumya ebitole byomusaayi ebinene mu kabuyonjo. Bwoba obeera munsi etakiriza okujamu embuto kakasa nti osula ekintu kyona ekiraga nobwegendereza ate mukyaama.
References:
This website may require anonymous cookies and various third party services to function properly. You can read our Terms & Conditions and Privacy Policies. By continuing to use this site you are giving us your consent to do this.