Ebibuuzo ebibuzibwa bulikiseera kukaweke akajamu olubutto.

Ani ayinza okukozesa akaweke akajamu olubutto?

    Nedda, okozesa omuwendo gwempeke gwegumu oguweebwa buli omu. Emisomo gilanga nti obuwanguzi bwobujanabi tebukendeera mu bakyala abanene oba abazitto. Tewetaaga kumila kipimo kyanjawuro oba empeke nyinji.

    Tewetaaga kukyuusa kipimo oba muwendo gwa empeke bwokizuula nti olilubutto lwabalongo. Enkola yeemu ekozesebwa kumbutto zabalongo.

    Nedda, buli lubutto lwanjawulo. Bwoba wali okozeseza Ku empeke ezijamu olubutto tewetaaga kipimo kisingako bwoba okozesa kulubutto olulala lwotayagala.

    Bwoba watekebwamu kkoyiro mu nnabaana (e.g. the coil or the progesterone IUD)wetaaga okusooka kakujibwemu nga tonajibwamu lubutto.

    Osobola okuyonsa nga bulijjo ng’oggyamu olubuto n’empeke. Mifepristone ne misoprostol bisobola okuyingira mu mata g’amabeere, naye obungi butono era tebulina kuleeta buzibu bwonna mu mwana. Bw’oba okyali ku bunkenke, osobola okuyonsa omwana, n’omira empeke za misoprostol, n’olinda essaawa 4 nga tonnaddamu kuyonsa. Bw’oba weetaaga okumira lawundi endala ey’empeke za misoprostol, ddamu oyonse nga tonnamira ddagala. Wabula kino kya kwesalirawo ddala era nga kiri ku ky’oyagala.

    Bw’oba obeera n’akawuka ka siriimu, kakasa nti oli ku ddagala eriweweeza ku kawuka ka siriimu era ng’obulamu bwo bulungi.

    Bwoba nga olina obukeneevu bwo’musaayi(nga olina omuwendo gw’ecuuma nga kitono mu musaayi gwo), nnoonya omujjaanjabi akuli okumpi nga tekisukka ddakiika 30 okumutuukako ayinza okuyamba bw’oba nga wetaaze obuyambi. Bwoba nga omusaayi gwo mutono nnyo ddala, sooka webuuze ku ddokita nga tonnaba kukozesa buweke bujjamu mbuto.

    Nedda, okukozesa obuweke obujamu olubuto nga olubutto lukyali lutto kituufu nebwoba nga obadde wakazaara nga walongosebwa.

    Tewalinkwatagana yonna yazulidwa wakati wa mifepristone nobulemu bwokuzaala. Wabula misoprostol ayongera mukko Ku bulemu bwobuzaare. Bwomila misoprostol nosigala nga oli lubutto osobola okuvaamu olubutto mungeri yobutonde. Bwotovaamu lubutto nolwetikka mpaka ekiseera bwekigwako obulemu bwobuzaare bujja kweyongeramu ko ekitundu kimu kukikumi 1% (omwaana omu kubuli kikumi).

    Nedda, sikituufu okukozesa obuweke obujamu olubutto bwobanga omanyi obulabe bw’olubutto olulimunseke. Kubanga wasalibwa enseke, tukimanyinti enseke zilina enkovu era yensonga lwaki olubutto olwo olwasembayo lwalimu nseke. Empeke kyekifo amajji gwo mukyala mwegajimusibwa enkwaso yo musajja. Olubutto lutandika okukula nelutanbula nelugenda ngaluyita munseke mpaka munabaana. Olusekelwo bwelubaako enkovu olubutto olutto lusobola okwatibwa muluseke,ngo’lubutto lukula kiyinza okuviilako oluseke okwabika. Oluseke bwelwabika kikuvilaako okuyiwa omusaayi munjji nyo mundda, ekyentiisa eri obulamu. Tolina ku’kozesa buweke bujjamu lubutto kululwo mpaka nga omujanjabi akakasizanti ne ka tiivi olubutto lulimu nabaana era so si munseke zo.

    Ekisooka, olina okukimanya nti oyinza obutamanya kumbeera eno okujako nga bakeberedwa. Embutto zo’munseke teziba nammu so nemunsi ezitakiliza kujamu mbutto okujamu embutto ezekikakino kikilizibwa.

    Nga teweyita mukyala, tekilimu buzibu okuggyamu olubuto n’empeke. Bw’oba omira obusimu obufuula omusajja, misoprostol oba mifepristone tebijja kukuyingirira. Empeke zino ez’okuggyamu embuto zisobola okukozesebwa awatali bulabe singa oba okozesa obusimu obufulumya obusimu obuyitibwa testosterone (T) ne/oba gonadotrophin releasing hormone (GnRH). Kyokka, oyinza okusanga obuzibu mu kufuna obujjanjabi obuzingiramu abantu bonna abaggyamu embuto. Manya ebisingawo ku ndabirira y’okuggyamu embuto mu nsi yo.

    References: “Abortion Explained! Queer & Trans Justice.” TWe Testify. https://www.wetestify.org/abortion-explained-queer-trans-justice “Drug interaction tool.” UpToDate. https://www.uptodate.com/login

Ebika bye mpeke ezijamu olubutto n’omugaso gwaazo.

    Waliwo ebika bibiri (2) ebyo buweke obujamu olubutto era bulikika kilina enkola jekikolamu eyenjawulo. Mifepristone alemesa homoniz ezetagisa mukukula kwolubutto, ate ebirungo ebikozesabwa mu misoprostol likola nga bilegeza no’kugulawo kwo’mumwa gwa nabaana nekivilako nabaana okwenyiga nesobola okunsidika olubutto ne’lufuluma.

    Misoprostol e’letera nabaana okwenyiga era olubutto ne’lufuluma

    Mifepristone alemesa/aziyiza hormones Ezetagisa mu kukula Kw’olubutto

    Yee, osobola okukozesa misoprostol bulungi nyo ewaka. Bw’omila akaweke ka misoprostol gezaako okukakasa nti olimukiffo (nga ewaka) wolina edembe nga osobola okugalamilako wansi okumala esaawa entonotono oluvanyuma lw’okumila akaweke era nga olinawo omuntu ayinza okulabilila nga akuwa ku kyayi ayokya oba ekintu kyonna ekyokulya kiyinza okubeera ekyomugaso.

    Tolya yadde okunywa ekintu kyonna okumila edakiika amakumi asatu 30) okuleka misoprostol okumulunguka. Oluvanyuma lwedakiika asatu (30) ngaziyise oyinza okunywa amazzi nomula empulungusse zonna ezempeke era okutwalila awamu nywa amazzi manji nga bw’osobola.

    Yee, osobola okunywa amazzi okuyambako okumila akaweke ka mifepristone.

    Waliwo engeri bbiri (2) ezokukozesamu misoprostol okujiteeka wansi w’olulimi oba munda mu’bukyala. HowToUseAbortionPill eraganti olina okukozesa misoprostol wansi wolulimi wokka kubanga kyakyamakyo nyo(akaweke kamulunguka mangu) era tekalekawo kilaga kyonna mu mubili gwo era obulabe bwokuleetera endwadde butono.

    By’ombi okugatta mifepristone ne misoprostol no’kukozesa misoprostol yekka nkola zikola burungi. Wabula bweziba wezili nge’ra osobola ozifunna, okugatta mifepristone ne misoprostol kwe kusalawo okusinga.

    Abakyala 98 Ku 100 bafunna okuvaamu olubutto okujudde bwebagatta mifepristone ne misoprostol. Abakyala 95 Ku 100 baffuna okujamu olubutto okujjudde bwebakozesa misoprostol yekka.

    Mifepristone ne misoprostol bikozesebwa awamu kubanga zewanilila. Mifepristone agaana olubuto okukula. Edagala elikozesebwa mu misoprostol likola nga lilegeza no’kugulawo kwa nabaana no’kuletera nabaana okwenyiga ekiretera olubutto okufuluma.

    Bwokozesa misoprostol wansi wo’lulimi lwo, tewalinoomu ayinza okumanya ntiwakozeseza akaweke akajamu olubutto, bw’omila bulikimu oluvanyuma lwedakiika 30. Singa omuntu akubuuza,osobola okumugamba nti wavudemu olubutto mungeri yo’butonde. Bwokozesa misoprostol nga omuteeka mubukyala munda, akabubi ka kaweke tekajja kumulunguka okumala olunaku oba bibiri. Bwoba wetaaga omujanjabi obwamangu mu saawa 48 olwokubanga wakozeseza misoprostol mubukyala omujanjabi ajakulaba mangu akabubi akeeru aka kaweke mubukyala bwo. Yeeno ensonga lwaki ekozesa ya misoprostol erinakuba wansi wolulimi simunda mubukyala.

Ebitakwatagana ku kaweke akajamu olubutto.

    Olina okwewala okukozesa empeke z’okuggyamu embuto awaka bwogoberera enkola ya HowToUseAbortionPill singa oba olubuto olusukka mu wiiki 12; bw’oba olina allergy ku mifepristone oba misoprostol; bw’oba olina obuzibu obw’amaanyi mu bulamu, omuli n’obuzibu bw’okuzimba omusaayi; oba bw’oba okkiririza oba ng’omanyi nti olubuto lukula ebweru w’olubuto (ectopic pregnancy).

Ebitategerekeka nebilala ebivaamu kaweke akajamu olubutto.

    Mubamu ebitole biba bya maanyi, nga’bilumanyo okusinga ebyabulijjo ngabali munsonga era no’bunji bwomusaayi buba bunji okusinga ogwensonga za’bakyala. Oyinza okufulumya ebitole byomusaayi ngabyenkana nga eniimu musaawa ezisooka oluvanyuma lwo okumila misoprostol. Mubalala ebitore bibabyakigero no’musaayi gwegwabulijo.

    Olina okunoonya omujanjabi bwotofurumya musaayi oba bwofurumya omusaayi omutono ngabigobererwa obulumi obususe (naddala mukibegabega ekyadyo), kanokasobola okuba akabonero akolubutto olulimu nseke. Yadde kino sikyabulijo, kisobola okutiisa eri obulamu. Osobola nokwebuuza Ku banaffe Ku www.safe2choose.org okwogerako n’omukugu mu byokujamu olubutto bwoba nga okwatidwako.

    Ffunna obujanjabi bwovaamu omusaayi ogunyikiza nga paadiz 2 bulisaawa bibiri (2) bwoba olowooza nti olubutto luvuddemu. Okunyikiza kitegeezanti paadi yonna ejula omusaayi e maaso ne mabega, emabali ne mabali ne munda ne munda

    Mila obuweke 3-4(200mg) buli luvanyuma lwa 6-8 kikuyamba kukukendeeza ku bulumi. Jukila nti osobola nokumila ibuprofen ngatonaba kukozesa misoprostol.

    Oluvanyuma nga misoprostol amulunguse yenna, osobola okulya nga bwoyagala. Emere enkalu ( nga ebimeketebwa) esobola okuyambako Ku kusindukilirwa emeemee, atenga ebikoola ebyakilagala oba enva endiirwa, amajji ne nyama emywuufu bisobola okuyambako okuzaawo ebiliisa byona by’ofilidwa mukuvaamu olubutto.

    Oluvanyuma nga misoprostol amazze okumulunguka osobola okunywa ngabwoyagala (ngojeeko omwenge).

    Omwenge gulina okwewalibwa mukaseera kubujanjabi okwewala okulemesa enkola yobujanjabi. Omwenge gusobola okwongeza okujja kwomusaayi olumu era nokukendeeza enkola yedagala eddalla lyoba omizze okukendeeza obulumi oba infection. Ewamu, kikubilizibwa okwewala okunywa omwenge mpaka nga okakasiza nti olubuto luvudemu ela nga we wulira bulunji

    Abasinga bajja kuyisa olubuto mu ssaawa nga 4 – 5 era bawulira bulungi mu ssaawa ezitakka wansi wa 24. Kya bulijjo okugenda mu maaso n’okulaba ng’ovaamu omusaayi omutono n’okuzimba amabala okutuusa mu nsonga yo eddako mu wiiki nga 3 – 4.

    Kyabulijo okuwulila nga omulwadde, okuwulila empewo, oba nokufuna amusujja mukiseerakino. Abakazi abasinga bamanya nga olubutto luvuddemu kubanga omusaayi ogufuluma gukendeera era nebawulila burunji.

    Oyinza okwetaaga okulongoosebwa bw’oba okyali lubuto ng’omaze okumira empeke. Okujjukira! Obujjanjabi bw’okuggyamu olubuto nga tebujjuvu busangibwa nnyo okwetoloola ensi yonna. Olina eddembe okufuna empeereza eno, ne bwe kiba nti okuggyamu embuto kukugirwa mu mateeka mu nsi yo.

Gukuramo inda kwa Muganga n’uburumbuke bw’ejo hazaza

    Osobola okudamu okufuna olubutto mangu nyo munaku nga 8 oluvanyuma lwo obujanjabi bwo kujamu olubutto. Bwe wegatta munsonga zomukwano olina okukozesa enkola za kizaala gumba okwewala olubutto lwo totegekedde.

    Nedda, obuweke obujamu olubutto tebuletera bulemu buzaale mu embutto zo mubiseera ebyomumaaso.

    Nedda, okujamu olubutto ngokozesa empeke tekijja kuzibuwazza okufuna lubutto mubiseera byomumaaso.

Ibindi bibazo byo gukuramo inda

    Enkola zo’kujamu olubutto tezibuzibwanga ne nkola zokuziyiza okufuna olubutto. (Enkola zekizaala gumba). Enkola zekizaala gumba zikola mukulemesa majji kukolebwa oba mukuyimiliza ejji nenkwaso okusisinkana. Enkola zekizaala gumba teziyinza kukozesabwa kujamu oba kutataaganya olubutto olukutte. Osobola okukyalaku www.findmymethod.org okuyiga ebisingawo kunkolaza kizaala gumba.

    Obuweke bwo’bwangu obwekizaala gumba ntuufu era nkola nkakafu mukuziyiza olubutto oluvanyuma lwokwegatta munsongo zomukwano. Zikola mungeri yokuziyiza okufulumya eggi oba nga ziyimiriza eggi nenkwaso okusisinkana. Empeke zobwangu ezekizaala gumba tezijaamu lubutto yadde okuteteganya olubutto okukutte era zanjawuro Ku obujanjabi bwo kujamu olubutto ( omuli mifepristone ne misoprostol). Enzijanjaba zombi zamugaso mubakyala mubulamu obwokuzaala munsiyonna.

    Waliwo engeri bibiri (2) ezimanyikibwa ezokujjamu olubutto:
    1) Obujanjabi bwo kujamu olubutto: okukozesa akaweke okujamu olubutto. Ebiseera ebimuu okujamu olubutto okutali kwakulongosebwa nakyokyekigambo ekikozesebwa.

    2) Okujamu olubutto nga olongosebwa omulongoosa omukuggu ajjamu olubutto munabaana okuyitta mumumwa gwa nabaana. These procedures include manual vacuum aspiration (MVA) and dilatation and evacuation (D&E).

HowToUseAbortionPill.org kitongole kyobwa nakyeewa ekyawandikibwa mu U.S
HowToUseAbortionPill.org kitongole kifulumya amawulire agayigiriza gooka era tekirina nkolagana na kitongole kya byabulamu kyona.

Kiwagidwa Women First Digital