Tuwa ebikwata ku mpeke z'okuggyamu embuto ezitali za bulabe

Ki kyetuli

HowToUseAbortionPill kibiina kya yintaneeti ekiddukanyizibwa abantu ssekinnoomu abeewaddeyo nga balowooza nti buli muntu, awatali kufaayo wa gy’abeera, alina okufuna eky’okuggyamu embuto mu ngeri etali ya bulabe.

about us

Kiki kyetukola

HowToUseAbortionPill ekola okugabana ensonga n’ebikozesebwa ebikwata ku ddagala ly’okuggyamu embuto – kiki ky’olina okulowoozaako nga bukyali, wa w’oyinza okufuna empeke z’okuggyamu embuto ez’omutindo, engeri y’okuzikozesaamu awatali bulabe, kiki ky’osuubira, ne ddi lw’olina okunoonya obuyambi bw’abasawo bwe kiba kyetaagisa. Tuli wano okuwa abantu amawulire ge beetaaga okusobola okutambulira mu ngeri ey’obukuumi ku kuggyamu embuto ku bukwakkulizo bwabwe.

Wa gyetukolera

HowToUseAbortionPill kibiina kya nsi yonna – tuli wano okuwa amawulire n’ebikozesebwa. Mu kiseera kino tulina omukutu gwaffe ogwavvuunulwa mu nnimi 26. Okwetaaga olulimi lw’otolaba? Tutuukirire ku info@howtouseabortionpill.org

Okukkaatiriza:

Tukoze buli kisoboka okukakasa nti amagezi agawereddwa mu mpapula za webusayiti matuufu ddala. Naye, ebirimu biyinza okukyusibwa akaseera n’akaseera era abawandiisi tebayiinza kukkiriza kuvunaanibwa olw’obutereevu bw’okumanya okuwerebwa mu kiseera kyonna.

Ebyawandikibwako

Terms and Conditions

Okutwalira awamu

Ng’okozesa empereza, okkiriziganya n’obukwakulizo bwona obw’empereza, era nga tusobola okubukyusa ekiseera kyona. Olina okukebera olupapula luno buli kiseera okumanya enkyuka kyuka gyetuyinza okukola ku bukwakulizo bw’empereza.

Tusigaza olukusa okujjayo oba okukyusa empereza nga tetulina gwetutegezezza. Tetugenda kubeera na buvunanyizibwa eno webusayiti wevaako mu budde bwona oba mu kiseera kyona. Ekiseera kyona, tusobola okuziyiza okutukirira ebitundu ebimu oba webusayiti yonna.

Eno webusayiti eyinza okubeera n’emiwatwa ejjigenda ku webusayiti endala (‘webusayiti eziyungidwako’), ezitadukanyizibwa www.howtouseabortionpill.org. Eno webusayiti terina buyinzaku webusayiti eziyungidwako era terina buvunanyizibwa bwekiriza kulwazo oba kulw’okufirwa oba okwonoona okuyinza okuva mu kuzikozesa. Okukozesa webusayiti eziyungidwako kugenda kubeera wansi wobukwakulizo bw’okukozesa n’empereza eziri mu buli webusayiti sekinoomu.

Eby’obwekusifu

Eby’obwekusifu byaffe, ebiraga engeri gyetugenda okukozesamu ebikukwata ko, bisobola okusangibwa ku www.howtouseabortionpill.org/#privacy-policy. Ng’okozesa webusayiti, owaayo olukusa ku nkola enyonyodwa era okkiriza nti byona byowadeyo bituufu.

Ebitakkirizibwa

Tolina kukozesa bubi webusayiti eno. Togenda: kukola oba kuwagira buzzi bwa musango; kufulumwa oba kutekako kawuka, trojan, ensiring’anyi, bomu y’amagezi oba ekintu ekilala kyona ekyettima, ekiyonoona tekinologiya, ekiyonoona obukakafu oba nga kisobya oba nga kyabuwemu mu ngeri yona; kuyingira mu bumenyi bw’amateeka mu mpereza yona; okwonoona ebiriko; ebireta okunyiga eri abantu abala; okuyingirina olukusa olw’omuntu yena omulala; okuwereza ebirango ebitasabidwa oba obubaka bwona obuwagira ekintu, ebitera okuyitibwa ‘spam’; oba okugezaako okukyusa enkola oba enkozesa ya kompyuta oba ebitukidwako okuyitira mu Webusayiti eno.

Okumenya etteeka lino gubera musango era www.howtouseabortionpill.org egenda kuloopa okumenya kweteeka kuno eri abobuyinza abakwasi bamateeka era babategeeze kyoli.

Tetugenda kubeera na buvunanyizibwa ku kufiirwa oba kwonoona okuletebwa okwegaana obulumbaganyi bw’okulumba empeereza, ebiwuka oba ebintu byona ebilala ebisanyawo tekinologiya ebiyinza okukyankalanya kompyuta yo, puloguraamu za kompyuta, obubaka oba ebintu ebilala ebyobwananyini okuva ku nkozesa yo eya webusayiti eno oba okugyayo ebitimbidwako, oba webusayiti eyungidwako.

Ebintu ebyayiyizibwa, sofutiweya n’ebigenderako

Eddembe ly’ebintu ebyayiyizibwa mu sofutiweya n’ebigenderako (nga mwemuli ebifananyi) byosobola okufuna oba okuyitira mu webusayiti bisigala wansi wa www.howtouseabortionpill.org oba abagaba layisinsi era bikumibwa amateeka g’obwananyini n’endagaano okwetoloola ensi. Eddembe lyona weriti likumibwa www.howtouseabortionpill.org n’abagaba layisinsi. Osobola okutereka, okufulumya mu bwino n’okulaga ebigabibwa okubikozesa nga gwe. Tokirizibwa kufulumya, kweyambisa, kugaba oba kudamu kufulumya, mu fomati yona, kintu kyona oba kopi z’obubaka obukugabidwa oba obulabikira ku webusayiti wadde okukozesa obubaka buno obukwatagana ne bizinensi oba ekitongole.

Okwejjako obuvunanyizibwa

Ebintu byona n’obubaka obuweredwa ku webusayiti eno bugendeledwa kusasaanya bubaka okutwalira awamu, okwogerezeganya, n’okusomesa kwokwa. Obubaka obutekedwayo ‘nga webuli’ n’okukozesa oba okwesigama ku bubaka buno okikola ku lulwo.

Tewali ngeri yona www.howtouseabortionpill.org gyegenda kubeera na buvunanyizibwa eri okufiirwa oba kumenya, nga kwotadde ekisago, ekiva ku bubaka obwatekebwayo ku webusayiti oba okwogerezeganya wakati w’abantu abakozesa webusayiti, wadde nga kwebali oba tebaliiko ku mutimbagano.

Okuyunga ku Webusayiti eno

Osobola okweyunga ku lupapula olusokerwako, kasita okikola mu ngeri ennung’amu era eri mu mateeka era notayonoona kitiibwa kyaffe oba kukikozesa bubi, naye tolina kutekawo kigatta mu ngeri y’okulaga enkolagana yona, okukukiriza oba okusemba okuva gyetuli ng’ate tukuliiwo. Tolina kutekawo mukuttu gwona kuva ku webusayiti gyotalinako bwa nannyini. Eno webusayiti terina kutekebwako musango kulwa webusayiti endala, wadde okutondawo omukuttu ku kitundu kyona ekya webusayiti etali yalupapula lutandikibwako. Tusigaza olukusa okujjayo okugatta olukusa nga tetutegezedwa.

Okwegyako obuvunanyizibwa eri obwananyini ku bubonero, ebifananyi by’abantu n’ebibinja eby’okusatu

Okuleka wekilambikidwa abantu bona (nga mwemuli amannya n’ebifananyi byabwe), obubonero bw’ebibinja ebyokusatu n’obubaka, empeereza n’ebifo ebitekedwa ku webusayiti tebikyali mu ngeri yona kitundu, oba mukutu eri www.howtouseabortionpill.org era tolina kwesigama ku kuberawo kwa nkwatagana oba kuberawo kuno. Obubonero oba amannya ogatekedwa ku webusayiti eno galiko ba bannyini. Akabonero oba erinnya lyekintu kitwalibwa ng’ekintu ekinyonyola oba ekyawula ebintu n’empereza era tekitegeeza nti ebintu oba empereza ezo bisembebwa aba oba kitundu ku www.howtouseabortionpill.org.

Ekiruyi

Okiriza okutwala obuvunanyizibwa, okulwanirirra era n’obutateeka kabi ku www.howtouseabortionpill.org , oba abajjikulira, ba ofiisa, abakozi, abebuzibwako, bakituunzi, n’abasemba, okuva eri ebigambibwa, obuvunanyizibwa, obuvvune ne oba ebisale ekibinja ekyokusatu nga (mwemuli, nga tekili ku, bisale by’amateeka byoka) ebiva ku nkozesa ya webusayiti eno oba kuyingilira bukwakulizo bwa mpereza.

Ebyawukana

www.howtouseabortionpill.org egenda kubeera n’olukusa ekiseera kyona era nga terina gwetegezezza kukyusa, kujjawo oba kwawukanya mpereza ne oba olupapula lwona ku webusayiti eno.

Obukyamu

Singa ekitundu kyona eky’obukwakulizo bw’empereza tekilabibwa (nga kwotadde okwawula obuvunanyizibwa bwetulina gyoli) okukkatiriza ekitundu ekilala eky’obukwakulizo bw’empereza tekigenda kufuna buzibu. Obuwayiro bwona obulala busigala n’amaanyi bu bujjuvu. Nga wekisoboka akawayiro kona oba akali wansi wakawayiro oba ekitundu ky’akawayiro kisobola okuterezebwa okutekawo ekitundu ekilala n’ekifuuka nga kituufu, akawayiro kagenda kuvvunulwa nga wekisanidde. Era, okiriza nti akawayiro kagenda kuterezebwa era kavvunulwemu ngeri efanana eyasooka eyakawayiro nga wekikirizibwa mu mateeka.

Okwemulugunya

Tulina enkola eyokukwasaganya okwemulugunya era gyetugenda okukozesa okugezaako okugonjoola enkayana wezibalukawo, tukusaba otutegeeze wobanga olina okwemulugunya kwona oba eby’okwanukula.

Obutalemera ku kintu

Womenya obukwakulizo buno n’etutaberako na kyetukola, neera tugenda kubeera n’obuyinza obwokukozesa eddembe lyaffe n’ebugonjoola mu mbeera yona endala gyomenye obukwakulizo buno.

Endagaano yona

Obukwakulizo bwempereza eziri waggulu bulina endagaano yona eri ebibinja ebisukka era n’ebikulembera enzikiriziganya eziri wakatiiwo ne www.howtouseabortionpill.org . Obutalemerako oba obukwakulizo bwempereza bugenda kukolebwa mu buwandiike era butekebweko omukono akulira www.howtouseabortionpill.org

Eby’obwekusifu

Ebitukwatako:

www.howtouseabortionpill.org ekitegeera era ewa ekitiibwa obwekusifu obwa buli muntu akyalira webusayiti yaffe era tekung’anya bukung’anya naye ekozesa obubaka mu ngeri ez’omugaso gyoli era ne mungeri ekwatagana n’eddembe lyo era eri wansi w’amateeka.

Eno enkola ekwata ku bubaka obukung’anyizidwa ffe nga bwesigama ku nkozesa ya webusayiti yaffe. Tukusaba osome ekiwandiiko ku bwekusifu n’obwegendereza era okakase nti ekitegedde. Okukiriza kwekiwandiiko eky’obwekusifu kitukawo wobeera ng’ogenda kukozesa webusayiti yaffe. Wotakiriziganya na kiwandiiko kya bwekusifu, olina okulekerawo okukozesa webusayiti yaffe mu bunambiro.

Eno Enkola Ebikka

Eno enkola ekwata ku nkozesa ya webusayiti yaffe yokka. Teyeyongerayo ku webusayiti ndala eziyungibwa ku webusayiti yaffe (wadde nga ffe abakuwa emiwatwa egyo oba nga gikuweredwa abantu abalala)’ Tetulina buyinza ku ngeri bikukwatako gyebikung’anyizibwa, biterekebwa oba kukozesebwa webusayiti ndala era tukuwa amagezi okukebera ebiwandiiko byabwe ku bwekusifu obwa webusayiti zino nga tonaba kubawa bubaka bwona.

Obubaka Bwetukung’anya

Obubaka okutwalira awamu bugenda kukung’anyizibwa mu bunambiro ku webusayiti yaffe. Wnasi nga wetunyonyola bwebubaka okutwalira ewamu obuyinza okukung’anyizibwa bwoka.

  • IP address and location
  • Ekika ky’omutimbagano ogukozesebwa n’ekyusa yenkola
  • olukalala lwa URL lutandika ne webusayiti ewereza, byokola ku webusayiti yaffe

Tetukung’anya bubaka bukukwatako obusobola okulaga ekyo kyoli era n’emubiseera byo mu maaso twagala okukung’anya webityo tumale tufune olukusa lw’abakozesa ewatali kukakibwa.

Tukozesa Tutya Ebikukwatako?

  • Obubaka bwona bwaterekebwa bulungi nga wekilambikibwa aba EU General Data Protection Regulation (GDPR). Tugenda kukozesa obubaka okuwaayo empereza ezikyasinze gyoli. Mu mwemuli
    • A.1. Okuwaayo n’okukwasaganya engeri gyotukamu mu webusayiti yaffe
    • A.2. Okuwereza nga sekinoomu n’okutereza byoyitamu ku webusayiti yaffe
    • A.3. okwetegereza enkozesa yo eya webusayiti yaffe [n’okukung’anya ebirowoozo] okusobozesa okutumbula webusayiti yaffe n’enkozesa yayo.
  • Mu ngeri ezimu, okukung’anya obubaka kiyinza okubeera nga kyesigama ku nsi oba omukago.
  • Tugenda kuyita mu mitendera okukakaksa nti tukuuma eddembe lyo era tugoberere n’ebyetagisa wansi wa GDPR n’amateeka amalala.

Tutya Era Ludda Wa Gyetutereka Obubaka Bwo?

  • Nga wekiri, tusigaza obubaka obusunga okuleka nga akazesa webusayiti atusabye okubusanyaawo. Mu ngeri eyo, tugenda kwetegereza ebibaddewo mu mwaka tukakase oba tugenda kwetaaga okusigaza obubaka obwo. Obubaka bwo bugenda kusanyizibwawo wetubeera tetukyabwetaaga nga wekiri mu bukwakulizo bw’Enkola.
  • Ebibukwatako ebimu biyinza okuterekebwa oba okutambuzibwa wabweru wa European Economic Area (“EEA”) (EEA erimu ensi zona eza EU ng’ogaseeko Norway, Iceland ne Liechtenstein). Olina okukiriza oba okukiriziganya ku kino ng’okozesa Webusayiti yaffe n’okuwayo obubaka gyetuli. Wetutereka oba netutambuza ebitukwatako wabweru wa EEA, Tugenda kuyita mu mitendera gyona okukakasa nti obubaka bwo butwalibwa ng’obutalina bulabe era obwesigika kubanga bugenda kubeera wansi wa EEA ne wansi wa GDPR. Emitendera gino mwemuli, naye nga tekiri ku, kukozesa bukwakulizo mu mateeka butugatta ku bibinja ebyokusatu byetusazze. Okwekuuma okukozesebwa kwe:
    • B.1. Obubaka butambuzibwa nga bukumiidwa okuyitira mu SSL enekusifu
    • B.2. Obubaka buterekebwa mu bukuumi bwa Heroku obwemikutu egigaba era egisangibwa mu United States.
  • Nga tetwelabidde butebenkenvu bwetuyinza kukola, kyamugaso okujjukira nti okufulumya obubaka ku intaneenti kiyinza obutabeera kyekusifu kimala era muwalirizibwa okutwala emitendera egy’okwekuuma nga mufulumya obubaka bwamwe ku intaneeti.

Tugabana Obubaka Bwo?

  • Tusobola okugabana obubaka bwo n’ekitongole ekitukwasaganya n’ebilala ebiri wansi wakyo.
  • Tusobola okukolagana n’ebibinja ebyokusatu okuwaayo empereeza ezetagisa. Muno muyinza okuberamu ebinonyereza, okwekebegyebwa gwa Google, okulanga n’okutumbula. Mu ngeri ezimu, ebibinja ebyokusatu bisobola okwetagisa okutukirira ebimu oba obubaka bwona. Obubaka bwo webwetagisiza kulw’ekigendelerwa, tugenda kutwala olukusa lwo era n’emitendera gyona okukakasa nti obubaka bwo bukwatibwa n’obwegenderevu, era ebilina okukolebwa ekibinja ekyokusatu wansi w’amateeka. Mu kiseera kino tulina enkolagana ne: <table”>Erinnya lyekibinja Ekigendelerwa <th”>Obubaka obufulumizidwa Okwetegereza kwa Google Okufuna embalirira ku bivaamu n’abantu Google erina olupapula lwayo kw’ebyo: https://support.google.com/analytics/answer/6318039?hl=en</th”></table”>
  • Tugenda kukung’anya embalilira ku nkozesa ya Webusayiti yaffe nga mwemuli obubaka ku ntambula, engeri gyetukozesaamu n’obubaka obulala. Tuyinza ekiseera kyona okugabana obubaka n’ebibinja eby’okusatu. Obubaka bugenda kugabanyizibwa era bukozesebwe wansi w’amateeka goka.
  • Mu ngeri ezimu kiyinza okutwetagisa mu mateeka okugabana obubaka obumu bwetulina, obuyinza okutwaliramu obubaka bwona, okugeza, wetubeera mu by’amateeka, nga tukolagana n’ebyetagisa mu kugondera amateeka, ekiwandiiko kya kkooti, oba obuyinza bwa gavumenti. Tetwetaaga lukusa lulala kuva gyoli kusobola kugabana bubaka mu ngeri zino era tugenda kugondera nga wekyetagisa amateeka agatufuga agatukoledwa.

Obutebenkenvu

Tutekawo enkola ey’obutebenkenvu eri ku mutiindo era n’okukuuma obwekusifu bw’abantu abakozesa obubaka. Nga abakozi baffe, bakitunzi n’ebetukola nabo, bakola buli kimu nga webasobola okukuuma ebikukwata ko.

Munda, okulaba ebikwata ku bantu abakozesa webusayiti kiri eri abo bokka abetaaga okubikozesa okutukiriza omulimu gwabwe era nga balina omukago gw’endagaano ey’okukuuma obwekusifu.

Olukusa Okutereka n’Okufulumya Obubaka

Eri abantu abakozesa emikko n’empeereza eziriwo ku Webusayiti Yaffe bayinza okwetagibwa okuwaayo oba okukiriza obubaka obumu okukung’anyizibwa.

Osobola Otya Okutukirira Obubaka Bwo?

Olina olukusa mu mateeka okusaba kopi ey’ebikukwatako byetulina. Tukusaba Otutukirire okumanya ebisingawo ku privacy@howtouseabortionpill.org

Tukozesa Cookies?

“Cookies” bubaka butonotono obutekebwa ku webusayiti ku kompyuta yo. Cookies tezikung’anya bubaka bukukwatako obwekyaama. Tukozesa cookies okwetegereza obubaka ku lupapula lwaffe, obutuyamba okutereka byoyagala ku nkyalo zo ez’omu biseera by’omu maaso. Kino kitukiriza okutegeka webusayiti yaffe okusinziira ku byetaago byo, ekitusobozesa okuwaayo empereza ennung’amu eri bakasitoma baffe. Osobola okukiriza oba okugaana cookies. Tukusaba omanye nti wogaana cookies oyinza obutasobola kukozesa webusayiti yaffe mu bujjuvu bwayo.

Webusayiti yaffe ekozesa ebibalo bya Google, Piwiki ne Vimeo okukung’anya n’okwetegereza ebibalo ekikozesebwa, okutusobozesa okutegeera engeri abantu gyebakozesa Webusayiti Yaffe. Enkozesa yaffe terina kabi ku bwekusifu oba ku nkozesa ya webusayiti yaffe. Kitusobozesa okusigala nga twongerako ku Webusayiti Yaffe, okugifuula ennungi era enyangu okukozesa.

Webusayiti Eziyungidwako

Eno webusayiti eyinza okuberako n’emiwatwa gya webusayiti endala. Tukusaba omanye nti tetulina buvunanyizibwa ku nkola z’abwekusifu ku webusayiti zino endala. Tuwaliriza abakozesa okumanya nti lwebava ku webusayiti eno basome ebiwandiiko ku bwekusifu obwa buli webusayiti gyebakyalira. Wadde nga tegwendereza webusayiti zetutekako emiwatwa oba zetukusindikako, kino ekiwandiiko ku bwekusifu kikola ku bubaka bukung’anyizidwa ku webusayiti yaffe yenyini.

Third party services

We have engaged with Jio Haptik Technologies Limited for providing chatbot services on our website. You can read their privacy policy by clicking on https://haptik.ai/privacy-policy/

Okututukirira

Wobeera nebibuuzo ku Webusayiti yaffe oba ekiwandiiko ku bwekusifu, tukusaba otutukirire ngoyitira ku email ya privacy@howtouseabortionpill.org

Tukusaba okakase nti ekibuuzo kilambulukufu, naddala wekibeera nga kisabidwa ku bikukwatako bye tulina.

Enkyukyuka ku kiwandiiko ky’obwekusifu

Tuyinza okukyusa ekiwandiiko kyaffe ekyobwekusifu nga bwekyetagisa ekiseera kyona, oba nga wekyetagisa mu mateeka. Enkyuka kyuka endala ziyinza okutekebwayo ku webusayiti yaffe era kigenda kutwalibwa nti wakkiriza obukwakulizo ku nkozesa yaffe eyasooka ku webusayiti yaffe okugoberera ebikyusidwa. Tuteesa nti mukebera olupapula luno buli kiseera okumanya ebikyuse.

Abategesi:

  • Byona ebili ku mutimbagano guno bitegekedwa HowToUseAbortionPill.org okutukiriza ebisanyizo n’amateeka gebitongole bino w’amanga: National Abortion Federation, Ipas, World Health Organization, GKT International, ne Carafem.
  • The National Abortion Federation (NAF) kitongole ekigata abayamba abakyala abagala okujamu embuto mu North America ela ekikulemberamu okuwagila omuntu okwesalilawo kyayagala. Byona ebili ku HowToUseAbortionPill.org bitukagana n’amateeka agafulumizibwa ekitongole ki NAF mu 2020.
  • Ipas ky’ekitongole kyensi yona kyoka ekilwanirira abakyala okujjamu embuto nga tebafunye buzibu ne ngeli z’okwegema okuzaala. Byona ebili ku HowToUseAbortionPill.org bitukagana n’enbela z’ebyokuzala empya okusinzila ku basaawo abakugu ez’afulumizibwa ekitongole ki Ipas mu 2019.
  • The World Health Organization (WHO) kitongole ekyekusifu ekya United Nations ekikwasaganya eby’obulamu munsi yona. Byona ebili ku HowToUseAbortionPill.org bitukagana n’entekateka ya WHO ekwasaganya ebya’bakyala okujamu embuto ngatebafunye buzibu.
  • DKT International kitongole eky’obwanakyewa ekyatandikibwa mu 1989 okukozesa amanyi g’okusasanya mu bantu amawulire agakwata ku kwegema okuzala, okuziyiza akawuka ka mukenenya, na bakyala okujamu embuto nga tebafunye buzibu munsi ezimu ezisinga obunene.
  • carafem kitongole kya malwaliro agayamba abakyala okujamu embuto no kwegema okuzala mungeli ey’ekikugu era endugamu okubasobozesa okusala ku bana abazalibwa n’okujawo okuzala okumukumu.
HowToUseAbortionPill.org kitongole kyobwa nakyeewa ekyawandikibwa mu U.S
HowToUseAbortionPill.org kitongole kifulumya amawulire agayigiriza gooka era tekirina nkolagana na kitongole kya byabulamu kyona.

Kiwagidwa Women First Digital