Gukuramo inda kwa Muganga n'uburumbuke bw'ejo hazaza


Kiseera ki mwenyinza okufuniramu olubutto matte oluvanyuma lwo obujanjabi bwo kujamu olubutto?

Osobola okudamu okufuna olubutto mangu nyo munaku nga 8 oluvanyuma lwo obujanjabi bwo kujamu olubutto. Bwe wegatta munsonga zomukwano olina okukozesa enkola za kizaala gumba okwewala olubutto lwo totegekedde.

Empeke ezijamu olubutto ziyinza okuleetamu obulemu obuzaala Ku omwaana gwenafuna mubisera byomumaaso?

Nedda, obuweke obujamu olubutto tebuletera bulemu buzaale mu embutto zo mubiseera ebyomumaaso.

Okumila obuwekee obujamu olubutto kunazibuwazza okufuna olubutto mubiseera byomumaaso?

Nedda, okujamu olubutto ngokozesa empeke tekijja kuzibuwazza okufuna lubutto mubiseera byomumaaso.

Gukuramo inda kwa Muganga n'uburumbuke bw'ejo hazaza

Osobola okudamu okufuna olubutto mangu nyo munaku nga 8 oluvanyuma lwo obujanjabi bwo kujamu olubutto. Bwe wegatta munsonga zomukwano olina okukozesa enkola za kizaala gumba okwewala olubutto lwo totegekedde.

Nedda, obuweke obujamu olubutto tebuletera bulemu buzaale mu embutto zo mubiseera ebyomumaaso.

Nedda, okujamu olubutto ngokozesa empeke tekijja kuzibuwazza okufuna lubutto mubiseera byomumaaso.

Ebyawandikibwako