Ani ayinza okukozesa akaweke akajamu olubutto?

Bwembeera omukazi agezze enyo kinetaagisa okumila obuweke obusingako obunji?

Nedda, okozesa omuwendo gwempeke gwegumu oguweebwa buli omu. Emisomo gilanga nti obuwanguzi bwobujanabi tebukendeera mu bakyala abanene oba abazitto. Tewetaaga kumila kipimo kyanjawuro oba empeke nyinji.

Watyanga nkizudde nti ndi lubutto lwabalongo?

Tewetaaga kukyuusa kipimo oba muwendo gwa empeke bwokizuula nti olilubutto lwabalongo. Enkola yeemu ekozesebwa kumbutto zabalongo.

Akaweke akajamu olubutto kasobola obutakola bulunji ngambadde nakakozesako?

Nedda, buli lubutto lwanjawulo. Bwoba wali okozeseza Ku empeke ezijamu olubutto tewetaaga kipimo kisingako bwoba okozesa kulubutto olulala lwotayagala.

Nsobola okumila misoprostol nga natekebwamu kkoyiro mu nnabaana(IUD)?

Bwoba watekebwamu kkoyiro mu nnabaana (e.g. the coil or the progesterone IUD)wetaaga okusooka kakujibwemu nga tonajibwamu lubutto.

Nyinza okumila misoprostol nga nyonsa?

Bwoba nga oyoonsa omwaana, empeke za misoprostol ziyinza okuletera omwaana okudukana. Okwewala kino yoonsa omwaana, mila misoprostol olindeko esaawa nga (4) ngatona ddamu kuyonsa natte.

Bwenbanga nga nina akawuka ka mukenenya, nyinza okukozesaobuweke obujamu olubutto?

Bwoba nga owagaala na’kawuka ka mukenenya fuba bu fubi nyo nti teweyongera kulwaala, omira empeke za ARV ate nga obilamu bwo bulunji

Bwembanga silina musaayi, nzikilizibwa okukozesa Obuweke obujamu olubutto?

Bwoba nga olina obukeneevu bwo’musaayi(nga olina omuwendo gw’ecuuma nga kitono mu musaayi gwo), nnoonya omujjaanjabi akuli okumpi nga tekisukka ddakiika 30 okumutuukako ayinza okuyamba bw’oba nga wetaaze obuyambi. Bwoba nga omusaayi gwo mutono nnyo ddala, sooka webuuze ku ddokita nga tonnaba kukozesa buweke bujjamu mbuto.

Obuweke obujamu olubutto bwabulabbe nga nalinongosedwako okujibwamu omwaana ( C section)?

Nedda, okukozesa obuweke obujamu olubuto nga olubutto lukyali lutto kituufu nebwoba nga obadde wakazaara nga walongosebwa.

Bwenkozesa obuweke obujamu olubutto atenensigala ngandi lubutto, omwaana gwenazaara anazalibwa no'bulemu?

Tewalinkwatagana yonna yazulidwa wakati wa mifepristone nobulemu bwokuzaala. Wabula misoprostol ayongera mukko Ku bulemu bwobuzaare. Bwomila misoprostol nosigala nga oli lubutto osobola okuvaamu olubutto mungeri yobutonde. Bwotovaamu lubutto nolwetikka mpaka ekiseera bwekigwako obulemu bwobuzaare bujja kweyongeramu ko ekitundu kimu kukikumi 1% (omwaana omu kubuli kikumi).

Nasalibwa enseke (tubal ligation) Nezitawona nensigala ngandi lubutto. Olubutto lwali munseke. Erakatindi lubutto. Kituufu bwenkozesa empeke ezijamu olubutto?

Nedda, sikituufu okukozesa obuweke obujamu olubutto bwobanga omanyi obulabe bw’olubutto olulimunseke. Kubanga wasalibwa enseke, tukimanyinti enseke zilina enkovu era yensonga lwaki olubutto olwo olwasembayo lwalimu nseke. Empeke kyekifo amajji gwo mukyala mwegajimusibwa enkwaso yo musajja. Olubutto lutandika okukula nelutanbula nelugenda ngaluyita munseke mpaka munabaana. Olusekelwo bwelubaako enkovu olubutto olutto lusobola okwatibwa muluseke,ngo'lubutto lukula kiyinza okuviilako oluseke okwabika. Oluseke bwelwabika kikuvilaako okuyiwa omusaayi munjji nyo mundda, ekyentiisa eri obulamu. Tolina ku’kozesa buweke bujjamu lubutto kululwo mpaka nga omujanjabi akakasizanti olubutto lulimu nabaana era so si munseke zo.

Nyinza kujamuntya olubutto bwenbanga nkeberedwa nenzulibwa nga olubutto lulimu nseke?

Ekisooka, olina okukimanya nti abakazi abasinga tebamanya kumbeera eno okujako nga bakeberedwa. Embutto zo’munseke teziba nammu so nemunsi ezitakiliza kujamu mbutto okujamu embutto ezekikakino kikilizibwa.

Nedda, okozesa omuwendo gwempeke gwegumu oguweebwa buli omu. Emisomo gilanga nti obuwanguzi bwobujanabi tebukendeera mu bakyala abanene oba abazitto. Tewetaaga kumila kipimo kyanjawuro oba empeke nyinji.

Tewetaaga kukyuusa kipimo oba muwendo gwa empeke bwokizuula nti olilubutto lwabalongo. Enkola yeemu ekozesebwa kumbutto zabalongo.

Nedda, buli lubutto lwanjawulo. Bwoba wali okozeseza Ku empeke ezijamu olubutto tewetaaga kipimo kisingako bwoba okozesa kulubutto olulala lwotayagala.

Bwoba watekebwamu kkoyiro mu nnabaana (e.g. the coil or the progesterone IUD)wetaaga okusooka kakujibwemu nga tonajibwamu lubutto.

Bwoba nga oyoonsa omwaana, empeke za misoprostol ziyinza okuletera omwaana okudukana. Okwewala kino yoonsa omwaana, mila misoprostol olindeko esaawa nga (4) ngatona ddamu kuyonsa natte.

Bwoba nga owagaala na’kawuka ka mukenenya fuba bu fubi nyo nti teweyongera kulwaala, omira empeke za ARV ate nga obilamu bwo bulunji

Bwoba nga olina obukeneevu bwo’musaayi(nga olina omuwendo gw’ecuuma nga kitono mu musaayi gwo), nnoonya omujjaanjabi akuli okumpi nga tekisukka ddakiika 30 okumutuukako ayinza okuyamba bw’oba nga wetaaze obuyambi. Bwoba nga omusaayi gwo mutono nnyo ddala, sooka webuuze ku ddokita nga tonnaba kukozesa buweke bujjamu mbuto.

Nedda, okukozesa obuweke obujamu olubuto nga olubutto lukyali lutto kituufu nebwoba nga obadde wakazaara nga walongosebwa.

Tewalinkwatagana yonna yazulidwa wakati wa mifepristone nobulemu bwokuzaala. Wabula misoprostol ayongera mukko Ku bulemu bwobuzaare. Bwomila misoprostol nosigala nga oli lubutto osobola okuvaamu olubutto mungeri yobutonde. Bwotovaamu lubutto nolwetikka mpaka ekiseera bwekigwako obulemu bwobuzaare bujja kweyongeramu ko ekitundu kimu kukikumi 1% (omwaana omu kubuli kikumi).

Nedda, sikituufu okukozesa obuweke obujamu olubutto bwobanga omanyi obulabe bw’olubutto olulimunseke. Kubanga wasalibwa enseke, tukimanyinti enseke zilina enkovu era yensonga lwaki olubutto olwo olwasembayo lwalimu nseke. Empeke kyekifo amajji gwo mukyala mwegajimusibwa enkwaso yo musajja. Olubutto lutandika okukula nelutanbula nelugenda ngaluyita munseke mpaka munabaana. Olusekelwo bwelubaako enkovu olubutto olutto lusobola okwatibwa muluseke,ngo'lubutto lukula kiyinza okuviilako oluseke okwabika. Oluseke bwelwabika kikuvilaako okuyiwa omusaayi munjji nyo mundda, ekyentiisa eri obulamu. Tolina ku’kozesa buweke bujjamu lubutto kululwo mpaka nga omujanjabi akakasizanti olubutto lulimu nabaana era so si munseke zo.

Ekisooka, olina okukimanya nti abakazi abasinga tebamanya kumbeera eno okujako nga bakeberedwa. Embutto zo’munseke teziba nammu so nemunsi ezitakiliza kujamu mbutto okujamu embutto ezekikakino kikilizibwa.

Ebyawandikibwako

Ekibanja kumutimbagano kino kiyinza okwagala obulondoola abakozesa n'empereeza endala y'abakwasaganya okukola obulungi. Osobola okusoma Enkola n'Obukwakulizo bwaffe n' Emitendera gy'Okukuuma Ebyama . Okusigala ng'okozesa ekibanja kino, oba otuwa okukkiriza kwo okukola kino.