Okujjamu embuto mumbera zo kuyamba abantu

Omusomo guno ogw’okumutimbagano gutegekeddwa okusasanya amawulire agakwata ku basawo abayamba abakyala okujjamu embuto oba okujjamu embuto nga abakyala bakozesa empeke mumbeera zo kuyamba abantu. Byogenda okuyiga mu musomo guno bijja kukuyamba okulaba nga abakyala batusibwako engeri y’okujjamu embuto era nga tebafunye buzibu. Omusomo gutegekwa enkolagana wakati wa Médecins Sans Frontières ne www.HowToUseAbortionPill.org

HowToUseAbortionPill.org kitongole kyobwa nakyeewa ekyawandikibwa mu U.S
HowToUseAbortionPill.org kitongole kifulumya amawulire agayigiriza gooka era tekirina nkolagana na kitongole kya byabulamu kyona.

Kiwagidwa Women First Digital